[00:04.99] La la la la la la la lala [00:10.68] La la la la la [00:13.42] La la la lala lala [00:21.12] Kityo bwoba ng'otuse [00:23.88] Ngendera e Bulange [00:26.88] Ondabire nyo Violet [00:29.50] Nti mutumidde bambi [00:32.20] Omuwe na akafananyi [00:34.76] Kano bambi alabengako [00:37.83] Viola, ambe nga mu-mmeme [00:40.56] Nange mube nga mu mmeme [00:43.22] Alina akabiri Violet [00:45.95] Akayooyofu bambi [00:48.55] Okwo kwoosa akayindo [00:51.68] Akaalo, oh sweet [00:54.37] Bwenzijukira erinyalye [00:57.06] Okulyogera mpoomerwa [00:59.77] Kale ndeke ono nganzze ani? [01:02.76] Mpozi ddalu nga lyerize [01:04.82] Mubulire nti ebulaya [01:07.81] Bawala bangi abalungi [01:11.15] Ekyo te kimutiisa, Viola malayika wange [01:15.84] Gamba Viola, nti mwagala [01:19.08] Gamba Viola nti agume ndidda [01:21.45] Kubanga nange gyendi, mukumidde obwesigwa [01:27.39] Kasita ebulayo myeezi [01:30.22] Ebibuuzo mbituule [01:32.98] Kansubire okubiyita [01:35.53] Lugaba aliba anyambye [01:38.98] Mukakese nti mwagala [01:41.55] Talowooza nti ndingisa [01:44.03] Anti yansiba ku mmeme [01:46.77] Ate era yansula ku mmeme [01:49.57] Nzikiriza okukyuka, nakyo ekyo ki mugambe [01:55.05] Akimanyee bambi, nti bwenasubiza salimba [02:00.96] Tewaliba alinenya, kasita Katonda yoomu [02:06.06] Sifa ku bayengesa ngambo [02:09.05] Wabula Voila gwenfaako [02:11.16] Mubulire nti ebulaya [02:14.12] Bawala bangi abalungi [02:17.39] Ekyo te kimutiisa, Viola malayika wange [02:22.23] Gamba Viola, nti mwagala [02:24.95] Gamba Viola nti agume ndidda [02:27.84] Kubanga nange gyendi, mukumidde obwesigwa [02:33.78] Lalala lala la la la [02:36.23] La la la lalala [02:39.22] Lalala lala la la la [02:41.94] Lalala lala la la la [02:45.60] Awumule mirembe, Elly Wamala [02:48.38] Untill mu ever green [02:51.37] Oh nanana Viola oh, eh-eh yeah [02:55.72] Kityo bwoba ng'otuse [02:58.53] Ngendera e Bulange [03:01.22] Ondabire nyo Violet [03:03.91] Nti mutumidde bambi [03:06.59] Omuwe na akafananyi [03:09.21] Kano bambi alabengako [03:11.83] Viola, ambe nga mu-mmeme [03:14.97] Nange mube nga mu mmeme [03:17.35] Mubulire nti ebulaya (nti ebulaya) [03:20.22] Bawala bangi abalungi (abalungi) [03:23.82] Ekyo te kimutiisa, Viola malayika wange [03:28.58] Gamba Viola, nti mwagala [03:31.29] Gamba Viola, nti agume ndidda [03:33.90] Kubanga nange gyendi, mukumidde obwesigwa (lalalala) [03:39.93]