|
Ku bibyo ompaako |
|
Aybrah na Geosteady yeah |
|
Sirabawo musango (Bolt Man) |
|
No no no. |
|
Tokola Mputu |
|
You're too good girl |
|
You look so cool |
|
Sikyakubwa na Chibuku |
|
Nze gwankuba |
|
Era my heart is full |
|
For real |
|
Mu mutima gwange |
|
Otudde mu front seat |
|
Ebya ddala teri songa |
|
For me to cheat |
|
Ku bibyo ompaako |
|
Buli kye njagadde okimpa |
|
(Ompeerawo) |
|
Tonyimangako |
|
Buli kye njagadde okimpa |
|
(Ompeerawo) |
|
Ku bibyo ompaako |
|
Buli kye njagadde okimpa |
|
(Ompeerawo) |
|
Tonyimangako |
|
Buli kye njagadde okimpa |
|
(Ompeerawo) |
|
Kabuvubuka ampedde |
|
Eby'amalala n'obukambwe bimpedde |
|
Kati ndagirira nfa nze |
|
Ndayira okulima ffe |
|
Tulye ne ku ntende |
|
Nkulaba onewadde |
|
Omubiri n'omutima byetadde |
|
Gwe laba onesize |
|
Tulinga kinusu face zeekutte |
|
Oli lugendo lwange |
|
Ate sweet kamuli kange |
|
Wanna be your sugar daddy |
|
Monday to Monday sweet yeah |
|
Ku bibyo ompaako |
|
Buli kye njagadde okimpa |
|
(Ompeerawo) |
|
Tonyimangako |
|
Buli kye njagadde okimpa |
|
(Ompeerawo) |
|
Ku bibyo ompaako |
|
Buli kye njagadde okimpa |
|
(Ompeerawo) |
|
Tonyimangako |
|
Buli kye njagadde okimpa |
|
(Ompeerawo) |
|
Kabakusubize rukundo bitya |
|
Bangambile nze yawamba namulondowo |
|
Yenze ajiliko That's why nfiisa akaseera Nenkukolera ka song oh |
|
Abasooka bakulembeza nabwongo |
|
Naye ekituffu |
|
Love sikazanyo kabwongo |
|
Guba mutiima |
|
Namanya nti tosobola kunemwa |
|
Tewetaga kuba mukujju kujju |
|
Mukujju Kujju Nebwotakozesa juju |
|
For me to be your bubu |
|
My baby, I know you know |
|
Gwe manya gwofunye binoojo |
|
Kuba wandabilawo nga ndi bucholo |
|
Nsubiza bilungi mwebyo |
|
Mwemuli akayumbako akomukyalo |
|
Love lugendo |
|
Singa tuba babiri |
|
Tuba tumala kko |
|
My love for you Fogo Fogo |
|
Everywhere you go, I follow follow baby |
|
Ku bibyo ompaako |
|
Buli kye njagadde okimpa |
|
(Ompeerawo) |
|
Tonyimangako |
|
Buli kye njagadde okimpa |
|
(Ompeerawo) |
|
Ku bibyo ompaako |
|
Buli kye njagadde okimpa |
|
(Ompeerawo) |
|
Tonyimangako |
|
Buli kye njagadde okimpa |
|
(Ompeerawo) |
|
Tokola Mputu |
|
You're too good |
|
girl You look so cool |
|
Sikyakubwa na Chibuku |
|
Nze gwankuba |
|
Era my heart is full |
|
For real |
|
Bolt Lion Productions |